Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 201 listening Simba FM Live

Abobuyinza mutunula mu byobukofiira obumyuufu – Pulezidenti Museveni

August 27, 2020 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ku nsonga ya Judith Nabakooba , yangambye nti MP Zaake Francis Butebi yaleeta abayaaye ‘Hooligans’ okuva e Kampala bamuswalize mu kuziika. Bamwogerere ebigambo ebisongovu wabula ye nasirika okutuusa bwebavaawo ne Zaake, nalyoka ayogera eri Abantu. Asobola naye okweyogerera.
Waliwo ensonga y’enkofiira emyuufu ab’ekibinja kya Bobi Wine zebambala. Abavunaanyizibwa ku nsonga z’ebibiina by’obufuzi musaanye mukitunulemu kisajja kikulu n’oluvannyuma mu ngeri y’amateeka.
Saagala kwambala nkofiira yakiragala kuba ya UPDF so si byabufuzi. Ebyobufuzi byakuteesa oga okuwakana so ssi byambalo byantalo. Essaati ezakitaka eza Hitler bebayambala nga enkofiira.
YKM (nawabuddwa Publicity Nateete nti bwemba nsiibula)”