Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 167 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Abo ba Kyagulanyi babalimba mmwe abavubuka – Pulezidenti Museveni

December 2, 2020 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni;“Abantu bano abasasaanya obulimba nga Kyagulanyi aka Bobi Wine; babadde mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga nga abalala ab’oludda oluvuganya Gavumenti. Teboogera ngako nti waliyo ssente z’abavubuka. Mbadde ze nwanirira ssente z’abavubuka nga kiringa nti nange ndi muvubuka. Awa obuzibu webuli. National Resistance Movement – NRM ekoze omulimu gwayo.”