Abo abatta abantu mbizzi – Pulezidenti Museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Abalamuzi abamu bakola okusalawo okutatuukana na mbeera zabuntu. Abantu bangi e Masaka bafudde ate ggwe noyimbula abateberezebwa okuba abatemu ku kakalu ka Kkooti. Ate nebawoza mbu abateeberezebwa okuzza omusango balina eddembe lyokuyimbulwa ku kakalu ka Kkooti. Kati ki kyemwogera ku ddembe lyabo bebatidde abaabwe? Abo abatta abantu mbizzi. Yesu aboogerako mu Matayo essuula 7 olunyiriri 6.”

Share.

Leave A Reply