Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 308 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Abo abantu bangi okusinga benasisinkana – Minisita Kasolo

December 14, 2020 · Mubiru Ali
Omubeezi wa Minisita ow’ebyensimbi avunaanyizibwa ku Bibiina by’obwegassi Omubaka akiikirira Kyotera era Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Haruna Kasolo agamba nti abantu beyasisinkana mu lukungaana lw’okunoonya akalulu baali batono nnyo kwabo abamulagiddwa mu katambi akakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda. Agamba nti yagamba abantu be okukunga abantu 200 byokka. Ategeezezza nti agenda kunoonyereza ku muwendo gw’abantu abaaliwo.