Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 527 listening Simba FM Live

Abid Alarm ayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti

May 4, 2020 · Mubiru Ali

Omusuubuzi Abid Alarm ateereddwa ku kakalu ka Kkooti olunaku olwaleero. Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road ow’eddaala erisooka Joan Ketty Acaa nga akozesa ‘audio visual link’ ne Abid abadde mu komera e Kitalya.Ono aleese abamweyimirira 3 okuli Prof. Sir Gordon Wavamunno Honorary counsel of Hungary to Uganda, Owek. Kaddu Kiberu neyaliko Minisita wa Buganda Owek. Dr. Rajni Tailor. Bano basabiddwa okuwaayo obukadde 100 obutali bwabuliwo era nebalagirwa n’okuwaayo Paasipooti zaabwe.