Breaking
News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 353 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Ab’enzikiriza ya KANYIRIRI bagombeddwamu obwala Police – Kibuku

September 11, 2017 · Mubiru Ali

Police mu Disitulikiti y’e Kibuku mu buvanjuba bwa Yuganda egombyemu obwala abantu babiri abagoberezi b’enzikiriza esimbira ekkuuli enteekateeka ya Gavumenti ey’okugemesa abaana awamu n’okuwandiika abantu okufuna endagamuntu .

Soali Kamulya nga ye Mwogezi wa Police mu kitundu kino agamba nti enzikiriza eno eyakazibwako erya Kanyiriri esimbira ekkuuli enteekateeka za Gavumenti ez’enjawulo.

Abakwatiddwa be,  Makombeshe Elidadi myaka 31 ne n’omulala ategeerekeseeko erya Rose wa myaka 40 kati bebatemeza emabega w’emitayimbwa.