Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 685 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Abezibika ssente za Parish model mu Disitulikiti y’e Ngora bazisesemye

September 12, 2022 · Mubiru Ali
Abakulembeze ba Disitulikiti y’e Ngora abakwatibwa ku bigambibwa nti baali beezibika obukadde bw’ensimbi 242 obwali obwa Parish Development Model zibalakidde nebazaako obukadde 103.
Bano bakwatibwa Uganda Police Force ngeri wamu n’akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi okuva mu maka gomukulembeze w’eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda. Bano abakwatibwa kuliko; akulira abakozi Lawrence Madada, ow’ebyensimbi Charles Elunta, Priscilla Asio, Mackay Otai n’abalala. Bano bakoze nakakalu nga balaga ddi lwebagenda okusasula ensimbi ezisigaddeyo.