Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 533 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Abeyimirira Kakwenza leero lwebalabikako mu Kkooti

May 9, 2022 · Mubiru Ali
Olunaku olwaleero abeeyimirira omuwandiisi w’obutabo Kakwenza Rukirabashaija eyewangankusa bagenda kulabikako mu Kkooti ya Buganda Road bannyonnyole amayitire g’omuntu gwebeyimirira so nga beyama nti baali bakumuleeta mu Kkooti olunaku lwonna lweriba emwetaaga.
Ku bano kuliko Ssaabawandiisi wa National Unity Platform – NUP David Lewis Rubongoya, Job Keija, omusomesa ku ssomero lya Kololo SS Ashaba Anna wamu ne Munnamateeka Julius Galisonga. Kakwenza avunaanibwa omusango gwokuvvoola Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne Mutabani we Lt. Gen. Muhoozi Kainerugaba wabula nabulawo ng’omusango tegunaggwa naddukira e Germany gyakyali n’okutuusa olwaleero.