Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 292 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Abesimbyeewo ku kifo ky’obwa Pulezidenti Poliisi yakubakima waka ebatwale e Kyambogo

November 1, 2020 · Mubiru Ali
Ngebula essaawa ntono abegwanyiza ekifo kya Pulezidenti okutandika okuwandiisibwa, Minisita Judith Nabakoobaavuddeyo nategeeza nti Uganda Police Forceetegeezezza nti egenda kukima buli omu eyesimbyeewo okuva mu maka ge nga atambulira mu luseregende lw’emotoka z’ekitongole kya Traffic ekya Poliisi okumutuusa e Kyambogo webagenda okuwandiisizibwa.
Nabakooba asabye abasimbyeewo okugoberera enguudo eziteereddwawo okuyitwamu abesimbyeewo bonna.