Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ab’ennyumba ya Yasin bagaanye obukadde 20

September 24, 2018 · Mubiru Ali

Catherine Kusasira nga ono muyimbi mu Golden Band avuddeyo nagamba nti aba Family ya Kawuma Yasin nga ono ye yali Driver w’Omubaka Robert Kyagulanyi Ssentamu eyakubwa amasasi agamutirawo mu Arua gyebuvuddeko abatwalidde obukadde 20 nga amataaba okuva ow’omukulembeze w’eggwanga wabula nti abadde alina okuzifuna ku lwa Family nga taliiwo mbu namugamba ajja kuzifuna ku lw’okuna.

Ategeezeza nti bweyalabye Namwandu wa Yasin nga ali mu bwetaavu ye kwekudduka ew’Omukulembeze w’eggwanga amusabireyo obuyambi era nabufuna. Kusasira agamba nti n’abalala nga Taata wa ASP Kirumira agenda kubatwalira obuyambi nabo.