Breaking
News: Uganda buli kimu kifu, owola otya omuntu obukadde 50 ngalina okukuwa amagoba obukadde 250! Mususse! News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 341 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abemmundu bakubye amasasi mu luseregende lw’emotoka za Dr. Zeija

April 24, 2022 · Mubiru Ali

Abatamanyangamba ababadde babagalidde emigemerawala balumbye oluseregende lw’emotoka za Principal Judge Dr Flavian Zeija, ku ssaawa emu ey’ekiro ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka nebakuba emotoka ze amasasi. Mpaawo yalumiziddwa ku ttiimu ya Dr. Zeija era Uganda Police Force yabakanye dda noggwayo ogwokunoonyereza.