BREAKING NEWS
Observer: Equity bank empowers Lira residents through solar irrigation Red Pepper: WAKISO DISTRICT IMPUNITY! Fired Worker Wins Sh36m Court Payout Red Pepper: SICKNESS WON’T BANKRUPT YOU! Stanbic, Prudential Unveil Cheaper Health Cover MBU: GNL Zamba mourns loss of 107-year-old maternal grandmother Observer: NSSF, Nile Breweries rally traders on savings, responsible retailing MBU: It’s a shame – Eddy Kenzo questions UPRS shs200M payout to Ugandan musicians East News: SFC Soldiers Pick Up Former Kampala City Mayor, Elias Lukwago East News: Kabanda Sacked as PLU Secretary General Pulse Uganda: Lukwago taken from home by security operatives Pulse Uganda: Gen Kainerugaba appoints Fadil to replace Kabanda as PLU General Secretary

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Ab’eggye erinkuuma baali bantu balamu nnyo obutakuba masasi – H.E Museveni

Lwaki tetuwulirangayo wantu wonna nga abawagizi ba NRM balumbye abawagizi b’oludda oluvuganya Gavumenti? Mujjukira abantu nga Bobi Wine bwe balumba ababaka abalala mu Palamenti? Kati mwagala tubakirize balumbe abantu babulijjo?

Ate ekyokusomooza aba Poliisi oba Abamaggye? Mujjukira omusirikale wa Poliisi Ariong eyakubwa ejjinja n’afa? Musaana mwebaze abasirikale olw’okuwonya Bannayuganda okuttibwa wadde nga tebalina teargas.

Basobola okulemesa abavubuka bano ab’effujjo nga tebalina gwebakubye masasi nga bagezaako okubalumba nga bwebakola mu Parliament. Ekya Ddeereva eyattibwa nkyamunoonyerezaako. – President Museveni.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply