Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 926 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Abebyokwerinda ku misanvu gya UPDF egyateereddwa e Pakwach bakutte Bannansi ba Congo 5 bano nga babadde mu lugendo nga boolekera Kampala mu motoka

June 9, 2026 · Radio Simba

🗳️ Abebyokwerinda ku misanvu gya UPDF egyateereddwa e Pakwach bakutte Bannansi ba Congo 5 bano nga babadde mu lugendo nga boolekera Kampala mu motoka eya buyonjo.
Kigambibwa nti bano bayingidde mu Uganda mu bumenyi bw’amateeka oluvannyuma lw’Ensalo okuggalwa nekigendererwa ekyokuziyiza okusaasanya Ebola.
Omumyuuka wa RDC Achile Twaibu akakasizza kino era bano baziddwayo e Congo nga bayita ku nsalo y’e Goli. Abakazzibwayo e Congo okuva nga 1 June kati baweze 39.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News