ab’ebyobuyinza balabudde bannannyini ssomero e busega

Abakulira eby’enjigiriza mu kitonglole ekya Kampala Capital City Authority – KCCA baliko essomero ly’obwannanyini erya MK International school e Busega lyebataddeko obukwakulizo okusigala nga likola.
Bano bawereddwa omwezi gumu betereeze abayizi webasula nga abayizi abali wansi w’emyaka omukaaga bbo balagiddwa abakulira essomero lino babajje mu kisulo mbagirawo. Kino kidiridde ab’ebyenjigiriza okukitegeerako nti abayizi basula mu ngeri eyomugotteko, olwokubeera abangi.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
empaka za miss curvy ziwakanyiziddwa bannaddiini