Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 550 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ab’ebivvulu mugira mulindamu – Minisitule y’ebyobulamu

December 16, 2020 · Mubiru Ali
Ministry of Health- Uganda evuddeyo nesambajja ebibadde bitambuzibwa ku mikutu gya social media nti ebifo ebisanyukirwamu biguddwawo nti sikituufu tezinaggulwawo. Amabbaala, ebifo ebisanyukirwamu bikyali biggale okusinziira ku kiwandiiko ekyasomebwa nga 9-November-2020 ebibanda byokka byebyaggulwawo nga 14-November-2020 ng’abantu balina okulekawo mita 2 n’ebiragiro ebirala.