Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Abategese okusaba kuno lwaki temwayise Abebibiina ebirala? Oba mwabayise nebagaana! Aba Inter-Religious Council of Uganda bebadde balina okubayita, awo kati omusango ngujje ku Gavumenti. Yenna avunaanyizibwa ku kino omulundi ogujja mu bayita, bwebanajja bajje bwebagaana kiri ku bbo.”
Abebibiina ebirala nabo mubayite mukusaba – Pulezidenti Museveni

