ab’e ssembabule bakaaba lwa mugagga abagoba ku ttaka

Omusuubuzi ategeerekese nti James Luviima avuddeyo nalalika abatuuze abasoba mu 100 kubyalo bibiri e Ssembabule okuli Kisonko n’e Kabulangiti nti abawadde emyezi 8 gyokka nga beeguze ku ttaka kwebali oba si kyo balyamuke.
Abatuuze basobeddwa eka ne mu kibira nga bagamba nti tebalina nsimbi zakumusasula era nga bagamba nti bawangalidde ku ttaka lino okumala emyaka egiwerera ddala nga beebuuza gyavudde okugamba nti ettaka lino lirye.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Ekitebe kya Dp kirumbiddwa