Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 294 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Ab’e Nakifuma batabukidde omubaka waabwe Kafeero

September 24, 2019 · Mubiru Ali

Abatuuze b’e Nakifuma bakukulumidde omubaka waabwe owa Palamenti Hon. Kafeero Sseekitooleko olw’okubawudiisa nasumulula nayikonto zaabwe natazidaabiriza okumala emyezi mwenda banywa nante mu bidiba. Bano baafunye abazirakisa ababaduukiridde. Abakyala bagamba nti babasobyako nnyo nga bagenze mu bisaalu okukima amazzi.