Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 49 listening Simba FM Live

ab’e mityana bakaaba lwattaka

December 13, 2018 · Mubiru Ali

Abatuuze mu Disitulikiti y’e Mityana balaajana olw’abannyini ttaka ababasuza nga bakukunadde nga kigambibwa nti bakolagana n’abakulembeze ku byalo, abalamuzi ba kkooti ento gattako poliisi, okubagoba ku ttaka.
Omulamuzi Catherine Bamugemereire akulira akakiiko k’ettaka ye asabye abalamuzi abeenyigira mu mivuyo gy’ettaka banoonyerezebweko ku mivuyo gyebakola.