Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 366 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ab’e Mawagola North kyaddaaki balonze mu kamyuufu ka NRM

September 30, 2020 · Mubiru Ali
Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aka National Resistance Movement – NRM Dr. Tanga Odoi atuuseeko ku kifo awalonderwa mu Dispensary Zone mu Mawogola North mu Disitulikiti y’e Ssembabule abawagizi ba Shartsi Musherure gyebabadde bagaanye okulonda nga bagamba nti Aine Sodo Kaguta yabadde asombye abantu okuva ebweru wa Ssembabule bajje balonde. Dr/ Tanga abasabye babasonge wabula nebalemwa okulagayo wadde omu.