Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Ab’e Kooki nabo bakiise embuga
July 19, 2019 · Mubiru Ali
Gombolola ya Ssaabaddu lwamaggwa ne Mutuba III Kakyera okuva e Kooki baleese Amakula ga Beene okuwagira emirimu egikolebwa mu Lubiri.
Minisita w’obuwangwa n’ennono Kyewalabye Male Abasibiridde entanda obutava ku Kabaka wabwe newankubadde nga ebitundu gyebabeera birimu okusomooza.