97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

ab’e Kkooki batabukidde kamalabyonna

Enkolagana wakati w’Obwakamuswaga bwa Kkooki n’Obwakabaka bwa Buganda yandyongera okusajjuka oluvanyuma lw’abakulu mu Bwakamuswaga okulangirira nti tebaagala kuddamu kulaba ku Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga e Kkooki.
Ab’e Kkooki bongedde okutegeeza nti tebakyalina ssuubi mu kukolagana n’Obwakabaka era bw’etaabe ntaanya, enkolagana bandigisattulula.

About Mubiru Ali

Leave a Reply