Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa, News: Minisitule yebyentambula nenguudo mu Ggwanga eguddewo mu butongole olutindo ku mugga Katonga ku luguudo lwe Masaka okutandika okukozesebwa
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 142 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
News

Ab’e Kibuku ne Butaleja mwebale nnyo – NUP

October 15, 2025 · Mubiru Ali
Ekibiina ki National Unity Platform kyebazizza abantu b’e Kibuku ne Butaleja olwokugumira embeera y’enkuba nebabaawo mu nkungaana zakwatidde ekibiina bendera Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Mwebale nnyo abantu baffe ab’e Kibuku ne Butaleja olwobuwagizi obwamaanyi. Okubeera kwammwe kwalaze obumu era nti muwakanya ebikolobero ebikolebwa Gavumenti, obuli bwenguzi, enguudo embi, amalwaliro agali mu mbeera embi wamu n’ebyenjigiriza ebyafa edda. Tujja kuwandiika olugero oluggya nga twaniriza ‘Protest Vote’. Obuwanguzi bwaffe ffenna wamu.”
#ffemmwemmweffe
#ProtestVoteUg2026
#PeoplePowerOurPower
#AnewUgandaNow
#bobiwine2026
#UgandaDecides2026