Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 284 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

AB’E KAMPALA EZA HON. NABBANJA MUKYAZIRINDIRA DDALA

July 12, 2021 · Mubiru Ali
Abantu abayinike mu Kampala bandilwawo okufuna akassente Ssaabaminisita Rt Hon Robinah Nabbanja zeyasuubiza oluvannyuma lwa Ssaabaminisita okuzuula ebituli mu nkalala ezaweereddwayo.
Hon. Nabanjja agamba nti yasanze emivuyo mingi mu nkalala okuva e Kawemope okugeza, amannya okuwandiikibwa emirundi egisoba mu gumu, ennamba z’essimu okuba nga tezikwatagana na NIN number ye nnangamuntu n’ebirala.