Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 151 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Abe Kalungu bafunye amazzi

November 4, 2018 · Mubiru Ali

Bannalwabenge mu Kalungu abamaze emyaka n’ebisiibo nga balaajana n’amazzi amabi kyaddaaki bafunye akamwenyumwenyu k’okufuna ag’emiddumu.
Gavumenti ng’eyita mu minisitule y’amazzi n’obuyonjo ebawadde obukadde 580 n’omusobyo zigguse omulimo gwonna.
Gawomeddwamu omutwe Ssentebe wa LCV Richard Kyabaggu,omubaka omukyala owa Palamenti Aisha Ssekindi n’eminisita w’ebyobulimi, obulunzi n’obuvubi ssaako omubaka wa Kalungu East mu Palamenti Vincent Bamulangaki Ssempijja