Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 320 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ab’e Gombe bekalakaasizza lwa luguudo

July 4, 2019 · Mubiru Ali

Abatuuze b’e Gombe bekalakaasizza nga balaga obutali bumativu bwabwe olwo luguudo lwabwe oluva mu mu ttawuni y’e Gombe okutuuka ku kitebe kya Divizoni nga luli mu mbeera mbi. Bano bakukulumidde Meeya wa Divizoni eno Nsereko Ssebuliba gwebagamba nti azzenga abasuubiza okukola oluguudo enfunda nnyingi kyokka nga bikoma mu bigambo. Bano bazibye ekubo era nga tebaganyizza kidduka kyona kuyita.