Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 355 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ab’e Galiraya balaajana lwa mwalo

July 8, 2019 · Mubiru Ali

Oluvannyuma lw’abajaasi ba UPDF Gavumenti beyasindika okulwanyisa envuba embi ku nyanja Kyoga okuzingako emyaalo gyonna egisangibwa mu Gombolola y’e Galiraya mu Disitulikiti y’e Kayunga, abamu ku bakulembeze mu kitundu kino bavuddeyo nebawanjagira Gavumenti okuduukirira abavubi awamu n’abatuuze abawangalira ku myaalo gino n’obuyambi bw’emmere kuba bangi tebakyalina kyebazza eri mumwa. Bekokodde n’engeri abajaasi gyebatulugunyaamu abantu wadde nga omulimu gwebakola nabo tebaguwakanya.