Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 861 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ab’e Buwonzi balaajana lwa ba LDU ababukuba

April 10, 2020 · Mubiru Ali

Abatuuze be Buwonzi ekisangibwa mu Nansana Municipality, mu Disitulikiti Wakiso balumbye Poliisi y’e Ssanga nga baagala eveeyo ekwate Ssentebe w’ekyalo Abdul Katende gwebagamba nti atulugunya abatuuze nga aliwamu n’abasirikale b’eggye ekkuuma byalo erya LDU nebabatuusaako ebisago ebitagambika.