Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 1,656 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Ab’e Butambala bakiise e mbuga

May 5, 2021 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Abakulembeze abalonde aba District y’e Butambala bakiise embuga era baguze ne Satifekeeti.
Bakulembeddwamu Omwami w’Essaza, Katambala Hajji Sulaiman Magala.
Namboowa Rashida, Ssentebe omulonde owa Butambala anyanjulidde abakulembeze abalonde.
Mbasabye babeere abakulembeze abeesigika era balwanirire ebintu bya Buganda awatali kwefeebya ate bakolangane bulungi naabo beebawangula.
Nsabye gavumenti obutatyoboola ddembe ly’abantu.”