Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 264 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ab’e Bududa basenguddwa

May 24, 2019 · Mubiru Ali

Abantu abakosebwa okubumbulukuka kw’ettaka mu Disitulikiti y’e Bududa batandise okusengulwa nga batwalibwa mu Disitulikiti y’e Bulambuli mu gombolola y’e Bunambutye. Amaka agasoba mu 50 gegagenda okusooka okusengulwa okuva mu kitundu ekisooka. Julius Mucunguzi akulira ebyamawulire okuva mu offiisi ya Ssaabaminisita yategeezezza nti abantu 720 okuva mu maka 98 bebagenda okusengulwa baweebwe emmere okumala omwaka mulamba wamu nawokubeera. Abantu abagenda okusengulwa baakuva mu Disitulikiti omuli; Sironko, Namisindwa, Manafa ne Bulambuli.