Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 95 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Abbye omwana ow’omwezi ogumu n’ekitundu police emuyigga.

September 21, 2015 · Mubiru Ali

Police mu Disitulikiti ye Nakaseke mu bitundu bye Kapeeka eri ku muyiggo gwa Mukazi atemera mu gy’obukulu abiri ateeberezebwa okubba omwana ow’omwezi gumu n’ekitundu.

Omwana ono yabbiddwa mu maka ga Ibrahim Ssemwanga, omwogezi wa Police mu Savanah Region Lameck Kigozi akakasizza bino.