Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,168 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abbye ente ya mukoddomiwe attiddwa abatuuze

December 20, 2016 · Mubiru Ali

Omusajja ateeberezebwa okuba omubbi w’ente aweweenyuddwa emigoba nte egimuserengesezza e kalannamo mu Disitulikite y’e Bugiri.

Omusasi waffe obuuyi obwo Willy Basoga Kadama atutegeezezza nti omusajja ono Tabu Aramanthan atemera mu myaka 35 egyobukulu  nga mutuuze mu Disitulikitu y’e Mayuge naye abadde azze ku kyalo Nabusiisi  e Bugiri okukyalira ku mwannyina.

Wabula bw’abadde asimbula okuddayo e wuwe, n’akuuliita n’ente ya mukoddomiwe era abadde ayitira mu nsiko nayo, abatuuze nebamugwa mu buufu era nebamukuba egimumizizza omusu.