Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 274 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
News

Abazungu temugenda kututiisatiisa – Pulezidenti Museveni

June 1, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza nti Uganda tegenda kuzinira ku ntoli z’abazungu batuuke n’okubasibako amayisa gaabwe amasiiwuufu nga batiisatiisa okubasalako obuyambi.
Pulezidenti Museveni agamba bwebanasala ku buyambi bagenda kutuula wansi bakendeeze ku nsaasaanya Eggwanga litambule bulungi.