Abazimbi bawonye okukubwa bbomu

Abazimbi baasimattuse okufa Bbomu e Masaka akawungeezi ka keggulo ezisangiddwa mu musingi ogwabadde gusimiddwa naga bazimba.
Bino byabadde ku kyalo Kyalusowe mu Gombolola y’e Mukungwe mu Disitulikiti y’e Masaka abazimbi bwebalabye ebintu eby’efaananyiriza bbomu ne batamye ku Poliisi era bweyatuuse mu kifo kino ykakasizza bwetyo ne yambibwako amagye okuva mu nkambi y’e Kasijigirwa ne baziggyawo.
Akulira ekitongole ekikesi mu nkambi eno Maj. Dan Atwine yategeezezza nga bbomu zino zategebwa abayekera mu lutalo lwa 1979.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Eyagulawo omukutu gwa Facebook mu mannya ga IGP akwatiddwa