Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 367 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

abazigu balumbye kenya

January 15, 2019 · Mubiru Ali

Abazigu abatanategerekeka balumbye ekizimbe mu kibuga Nairobi nga kino kiriko Woteeri gagadde eya DusitD2, Bank wamu ne offiisi ez’enjawulo. Okubaluka okw’amaanyi wamu n’amasasi biwulirwa mu kifo kino era nga abantu abawerako abali munda bakuba amasimu okuyambibwa.

Omwogezi wa Poliisi charles Owino agamba nti Poliisi ya Kenya yasindiseeyo dda abasajja baayo okugezaako okutaasa abantu.