Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 289 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abazigu balumbye ekyalo, babbye ssente basse n’omuntu.

December 21, 2015 · Mubiru Ali

Abazigu ababadde babagalidde emigemera wala  balumbye ekyalo Bamugolodde mu ggombolola ye Kalonga ekiri mu disitulikiti ye Nakasongola mu kiro ekikeesezza olwaleero ne bamenya amaduuka  nebabba ensimbi, nebakuuliita ne pikipiki ate nebatta n’omusajja omu nga ye Geoffrey Java nga yava Busoga, abadde mupakasi.

Ssentebe w’ekyalo kino omw. Fenecansi  Kimeze akakasizza bino era agamba nti ssente ezibbiddwa tezinnategeerekeka muwendo era kati police ye Nakasongola  eri ku muyiggo gwa bazigu bano.