Abazannyi ba Yuganda 5 basangiddwa ne COVID-19

#SimbaSportsUpdates;
Ttiimu ya Yuganda ey’enselo eyabaami (Uganda Men’s National Basketball Team) eyabadde egenze e Tunisia mu mpaka za #FiBAAfroBasketball ensisinkana zaayo zayongezeddwayo oluvannyuma lw’abazannyi 5 ku ttiimu eno okukeberebwa nebasangibwa n’ekirwadde kya #COVID-19.
Abasangiddwa nga balamu bakuddwa okwaboobwe olunaku singa ebyentambula byabwe bibeera biteerezeddwa.
Yuganda yabadde erina okuzannya Egypt, Morocco ne Cape Verde mu Qualifiers.

Leave a Reply