Abazadde Maracha banyumaya akaboozi ng’abaana bawulira – Hon. Karungi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
E MARACHA ABAANA BALABA BAKADDE BAABWE NGA BEGANDANGA: https://youtu.be/e9J3VpZPzK8
Omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y’e Kanungu Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Hon. Karungi Elizabeth Beikirize; “Gyebuvuddeko twakyalako e Maracha, twakizuula nti abazadde n’abaana basula mu muzigo gumu. Bwebuziba nga abazadde batandika okunnyumirwa ebintu byabwe ebyabakulu nga abaana bawulira sinakindi okulaba. Bwebukya ng’abaana nabo batandika okukola byebalabye bazadde baabwe bakola ekiro.” https://youtu.be/e9J3VpZPzK8
Share.

Leave A Reply