Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 376 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Abazadde e Luweero tebasalikako musale lwa bigezo ebyakwatiddwa

February 8, 2018 · Mubiru Ali

Abazadde mu Disitulikiti y'e Luweero banyiivu bya nsusso olw'ekitongole ky'ebigezo okulemera ebigezo by'abaana baabwe abawererera ddala 448.

Ekitongole ekivunaanyizibwa ky by'ebigezo mu ggwanga eggulo kyafulumizza ebyava mu bigezo bya S.4 ebya 2017 era nekitegeeza nti bwekikutte ebigezo by'abayizi 4525 nga bateeberezebwa okubikoppa ekyavumiriddwa ennyo Ssentebe w'ekitongole kino Kakensa Okwakol.

Mu Disitulikiti y'e Luweero, amasomero agaakoseddwa mwemuli; Mulusa Academy, Kakungulu High School, St. Peters Secondary School Bombo, St. Antonio Orthodox Monde, Shammah High School ne Makulubita Secondary School.