🗳️ Abazadde b’abayizi ab’ekibiina ekyomusanvu ababangibwa ebisale by’essomero ku RONA JUNIOR SCHOOL e Nansana ababadde bakimye abaana baabwe abamalirizza ebigezo bya PLE bakonkomalidde ku ggeeti y’essomero oluvannyuma lwabakulira essomero lino okulemera abaana nga baagala Abazadde basooke basasule ssente ezibabangibwa.
Bya Dick Nvule
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

