Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 287 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Abayizi bookezza ekisulo lwa kuwambibwako masimu

August 19, 2016 · Mubiru Ali

Abayizi mu ssomero lya Kashaka High school e Mbarala bookezza ekisulo ky’abalenzi mu ssomero lino nga balanga abakulira essomero lino okubawambako amasimu gaabwe.

Abakulira essomero lino kigambibwa nti baawambye essimu z’abayizi bano nga bagamba nti zibadde zibalemesa okusoma obulungi era nga babadde bategese okuziwa bazadde baabwe mu Lukiiko lwebaabadde bayise wabula bagenze okulaba nga ekisulo kiteta.