Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,767 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Abayizi bakubye omuvubuka ne bamutta e Gulu

April 19, 2019 · Mubiru Ali

Oloya Emmanuel akubiddwa emiggo emizibu egyamutadde mu ‘Coma’ wabula oluvannyuma n’afa. Kigambibwa nti ono ne banne babiri bagezezaako okuyingira ekisulo ky’abaana abawala ku ssomero lya Creamland Secondary School e Gulu wabula abayizi nebakuba enduulu banne bbo ne badduka.

Oloya yakwatiddwa abayizi abamukubye emiggo emiyitirivu okukkakana nga bamuserengesezza e kalanamu. Bano ekyabadde kibatutte ku kisulo tekinamanyika nga ne banne Poliisi ekyabanoonya.