Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda.
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
Abayizi bakaaye ku Busoga Yunivasite
January 24, 2017 · Mubiru Ali
Police mu Disitulikiti y’e Iganga eyiiriddwa okusobola okutangira abayizi mu ttendekero lya Busoga University okwegugunga nga bavudde mu mbeera okulaga obutali bumativu bwabwe olw’ettendekerolino okuggyibwako layisinsi nga kino kyakolebwa olukiiko oluvunanyizibwa ku matendekero aga Waggulu olwa National Council for Higher Education olw’ebigambibwa nti baali bafulumya abayizi abeekibogwe