Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon.
ON NOW Ekiggunda
Now Playing Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Abayizi babiri bakwatiddwa e Makerere

July 5, 2018 · Mubiru Ali

Abayizi babiri bakwatiddwa Poliisi oluvannyuma lw’okukuba olukungaana lwabannamawulire okwogera ku kwongeza kw’ebisale bya University ye Makerere wamu n’okuwakanya okulonda kwa ba Ssentebe b’ebyalo okwa LC1 nga basaba kwongezebweyo okutuuka ng’abayizi bakomyewo okuva mu luwumula mu gw’omunaana.

Kihingi Edmond nga ono yakulira ekibinja ky’abayizi b’ekibiina kya FDC Β ne munne Obed Derrick bebadde bakubye olukungaana luno wabula nebakwatibwa Poliisi y’omu University ye Makerere olw’okukuba olukiiko olutali mu mateeka.