Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 289 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Abayizi ba Pulayimale balumbye Poliisi nga baagala eyimbule omukulu w’essomero

August 5, 2024 · Mubiru Ali

Abayizi okuva ku ssomero eriyambibwako Gavumenti eyra Bumboi Primary School ettuntu lyaleero balumbye Poliisi y’e Busoba nga baagala eyimbule omukulu w’essomero lyabwe Mary Goretti Nelima.
Nelima yakwatiddwa Poliisi ku biragiro bya RCC wa Mbale James Bwire Mbabazi ku bigambibwa nti asasuza abayizi ssente nnyingi wamu n’okugoba ababangibwa. Kyaddaaki Poliisi eyimbudde Nelima ku kakalu kaayo.
#ffemmwemmweffe