Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 292 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Abayizi ba Kampala International School 21 batikiddwa

May 30, 2019 · Mubiru Ali
Olunaku olwaleero abayizi 21 okuva ku Kampala International School Uganda batikiddwa oluvannyuma lw’okumaliriza ebigezo ebibasobozesa okweyongerayo mu misomo gyamatendekero agawaggulu (University) mu nsi yonna (International Baccalaureate).
ย 
Director w’essomero Steve lang agambye nti ekiwandiiko kino kyebafunye kya muwendo nnyo kuba kisobozesa akirina okweyunga ku matendekero agasoba mu 600 mu nsi yonna. Bano bakuweebwa sikaala zakakadde ka Ddoola okusomera mu matendekero mu America, Canada ne United Kingdom.