Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 266 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abayizi abasoba mu mitwalo 62 batuula ebya P. 7.

November 2, 2015 · Mubiru Ali

Enkya ya leero, okwetoloola eggwanga lyonna abayizi ba P. 7 abasoba mu mitwalo 62 batandika ebigezo byabwe eby’akamalirizo.

Ssaabawandiisi w’ekitongole ky’ebigezo mu ggwanga Mathew Bukenya agamba nti omwaka guno abaana basinze obungi ku b’omwaka oguwedde abaali mu mitwalo 61.

Bukenya ayongerako nti balinawo abaana ab’enjawulo abali mu 800 nga balina obulemu ku mibiri gyabwe era baakulolebwako mu ngeri ey’enjawulo.