Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
Abayizi abali mu 14296 batikkirwa e Makerere.
January 19, 2016 · Mubiru Ali
Enkya ya leero Ssetendekero wa Makerere atandika okutikkira abayizi abali mu 14296 mu lutikkira lwayo olwa 66.
Okutikkira kutuukidde mu kasera nga University yaakafuna ssenkulu omuggya Dr. Ezra Suruma ng’addidde Prof. Mondo Kagonyera mu bigere.
