Breaking
News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 417 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Abayizi abafudde olwomuliro ogwakutte ekisulo baweze 7

October 31, 2023 · Mubiru Ali
Omuwendo gw’abayizi abafudde oluvannyuma lw’o.muliro okukwata ekisulo ky’abayizi abalenzi eky’essomero lya Kasana Junior School gulinnye okutuuka ku bayizi 7.
Kino kiddiridde abayizi 5 okuli; Arnold Tumwesigye, Muganga Martin, Hillary Walugembe, Jordan Ssendagire ne Austine Kisomosi okufiira mu Ddwaliro lya Gavumenti erye Kiruddu gyebaatwaliddwa okufuna obujjanjabi obusingako nga bagiddwa mu Ddwaliro lya Masaka Regional Referral Hospital.