Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 1,698 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Abayizi 60 basimattuse okufa obutwa – Kayunga

February 16, 2017 · Mubiru Ali

Police  e  Kayunga eri ku muyiggo gwa mukazi agambibwa okuteeka obutwa mu mmere y’abayizi b’essomero  lya Kangulumira Church of Uganda Primary School,  nga wano abaana abasoba mu 60 baddusiddwa mu ddwaliro nga taasulewo,  taasiibewo y’ali ku mimwa gy’abantu.

Omukazi ono kigambibwa nti yawadde abaana bano ebijanjaalo byeyakukusizza  n’abiyingizza mu kisulo ky’abayizi .